Bano baakulembera ekika ky’Ennyonyi nga Kintu tannabaawo.
Bano beebaakulembera nga Muzinge ye yeddirwa;
Muwanga Malevu Bulimu Mukono Kyaggwe Nnyonyi muzinge
ABAKULEMBERA NGA TEWALI MUZIRO NGA BALAMA KYOKKA
BANO BE BAKULEMBEDDE NGA OMUZIRO NNYONYI
BANO BE BAKULEMBEDDE NGA BULI SSIGA LIRINA AKABONERO
Ba Kakoto be ba Mbaziira bwe bazze baddiriηηana mu bukulembeze ne Bakabaka ba Buganda
BAKAKOTO NE BAMBAZIIRA
KABAKA
Kintu
Chwa Nabakka I
Kimera
Tembo/ Kiggala
Kiyimba/ Kayima
Nakibinge
Mulondo/ Jjemba
Ssuuna/ Ssekamaanya
Ssekamaanya/ Kimbugwe
Kateregga
Mutebi I Jjuuko/ Kayemba
Tebandeke/ Ndawula
Kagulu/Kikulwe/Mwanga I
Mawanda
Namugala
Kyabuggu/Jjunju
Jjunju/ Ssemakookiro
Kamaanya
Ssuuna/ Muteesa I
MwangaII/Kiweewa/Kalema
Mwanga/ Chwa II
Muteesa II
Mutebi II
Siraasi Bakusaagira yazaalibwa 1859 n’afa 27/01/49.Zinaabala yazaalibwa 13/07/1906 y’afa 14/02/1983, Kisala Francis yazaalibwa 16/08/1954 yasikira Obwambaziira nga 16/02/1983 okuva ku Kakoto Ssemmandwa okutuuka ku Kakoto Bawalakata bonna erya Kakato lyazibikiranga amannya gaabwe.