EMITUBA GYA MUYANJA

BANO BE BAANA BA MUYANJA AB’EMITUBA N’OBUTAKA BWABWE

> SSEMPEWO
> SSEMUKO
> SSEMANDA
> SSENTABO
> KALUME
> SIKWAZIRA
> MPUMBU
> MUME
> KAWUNGEEZI
> WAKAMBA
> MUGANGA
> MUBUGO

E MUKAKA BUSSI BUSIRO
E MUGUNJO ZZINGA BUSIRO
E MUKONO MUZIINA BUSIRO
E KALULE
E BUKAMALA-ZZINGA BUSIRO
E KIGUNGU ENTEBBE
E BUBEBBERE BUSIRO
E BUKAMALA ZZINGA BUSIRO
E KITALA BUSIRO
E BUMEJJA BUNJAKKO MAWOKOTA
E BUGABO
E MUSENYI SSESE

GINO GY’EMITUBA EGIVAAMU ABALYA ESSIGA MU NNONO YA MUYANJA

> OW’OMUTUMBAMUGANGA E BUGABO BUSIRO
Oyo mwana wa mutuba mu Ssiga lya MUYANJA e Mukaka Bussi Busiro era obutaka bwe buli Bugabo Bulama Busiro  awo weewali olusuku lwe era n’omutuba

> OW’OMUTUBA SSEMUKO E MUGUNJO ZZINGA BUSIRO.
Mwana wa Muyanja e Bussi Busiro yasimbirwa olusuku n’omutuba ku mutala Mugunjo ku Kizinga Zzinga mu Ssaza Busiro.

> SSEMPEWO yasimbirwa olusuku n’omutuba e Mukaka Bussi BUSIRO, Omuzzukulu oyo wa Njiwe era asibuka Ttende Bulama Busiro.