Ow’essiga Muyanja e Mukaka Bussi Busiro mwana ddala w’omutaka Mbaziira era wa Sssiga mu Kika ky’eNnyonyi ekikulemberwa omutaka Mbaziira Kakoto nga obutaka buli Bulimu mu Kyaggwe, ensibuko Ttende Bulama Busiro.
Muyanja ava mu LUBUMBU omwana wa NJIWE-KIWU-KYERU e Ttede Bulama Busiro. NJIWE yazaala abaana kumi-nababiri (12), abamu bapaala ne bagenda olw’e Mbaga ya NJiwe eyogerwaako ne kaakati nti ‘’Nandekeererwa nga embaga ya NJiwe’’ MUYANJA ava mu mwana wa Njiwe ow’omusanvu (7) ayitibwa LUBUMBU.
ENZIRINGANA YA ABAANA BA MUYANJA
> KIFANNYANJA yaliwo ku mulembe gwa Ssekabaka Ttembo olw’okubanga yabeera nnyo ku mazzi Olw’omulimu gwabwe agwali gubawereddwa Jjajja bwe Njiwe ne Kakoto. Ssekabaka Ttembo n’amutuuma MUYANJA erinnya eryafukira ddala ekkulu ery’essiga.
Muyanja kwekusenga ku mutala MUKAKA -BUSSI nga ne Jjajja we Nnjiwe bweyali eva e SSESE okujja okuwasa okwo kweyatukira era nakolawo n’omweso gwe ku MAYINJA awo e Mukaka ne bufuuka obutaka obw’ow’essiga Muyanja.
> KANYIRA-MUYANJA E MUKAKA BUSIRO Ssekabak Kayima yamukwasa embazzi NANKUNGA-kubanga yali mukozi wa maato,n’amuwa amubajjire amaato era nga omulimu gwe bwe bwegwali era Ssekabaka NAKIBINGE bwe yalya Obuganda naye n’amuwa embazzi BALYAMANYAMA ayongere okutwala omulimu mu maaso.
> MALAGO-MUYANJA
> KIGOYE MUYANJA
> KATO MUYANJA
> SSERWAGULE MUYANJA
e MUKAKA BUSSI BUSIRO
e MUKAKA BUSSI BUSIRO
e MUKAKA BUSSI BUSIRO
e MUKAKA BUSSI BUSIRO
> SSERWANGA MUYANJA
> KATO I MUYANJA
> KAKIWA MUYANJA
> MALAGO II MUYANJA
> LUBINA MUYANJA
> KAWUGA MUYANJA
> KADDU MUYANJA
> KALUNDI MUYANJA
> KAWUULU MUYANJA
> SSEKKONO I MUYANJA
> KABUKUTU MUYANJA
> DAMULIRA MUYANJA
> SSEKKONO II MUYANJA
> LULYO I MUYANJA
> KIBUGA MUYANJA
> BULAGO MUYANJA
> NAKYEWA MUYANJA
> MAGERE MUYANJA
> SSEMUGWE MUYANJA
e MUKAKA BUSSI BUSIRO
e MUKAKA BUSSI BUSIRO
e MUKAKA BUSSI BUSIRO
e MUKAKA BUSSI BUSIRO
e MUKAKA BUSSI BUSIRO
e MUKAKA BUSSI BUSIRO
e MUKAKA BUSSI BUSIRO
e MUKAKA BUSSI BUSIRO
e MUKAKA BUSSI BUSIRO
e MUKAKA BUSSI BUSIRO
e MUKAKA BUSSI BUSIRO
e MUKAKA BUSSI BUSIRO
e MUKAKA BUSSI BUSIRO
e MUKAKA BUSSI BUSIRO
e MUKAKA BUSSI BUSIRO
e MUKAKA BUSSI BUSIRO
e MUKAKA BUSSI BUSIRO
e MUKAKA BUSSI BUSIRO
e MUKAKA BUSSI BUSIRO